Isaiah 51:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo nno wulira kino, ggwe alabye ennaku, ggwe omutamiivu, sso nga totamidde mwenge.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Noolwekyo wulira kino ggwe, atamidde naye si lwa mwenge.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale nno kaakano wulira kino, ggwe abonyaabonyezebwa, atamidde naye si na mwenge,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale mmwe ababonaabona ne mutagatta naye nga temunywedde mwenge,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale nno kaakano wulira kino, ggwe abonyaabonyezebwa, era atamidde naye si na mwenge: