Isaiah 52:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga Omukama kino ky'agamba: “Mwatundibwa awataali kufunamu kantu, era mujja kununulibwa awatali ssente.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga bw’ati bw’ayogera Mukama nti, “Mwatundibwa bwereere era mujja kununulibwa awatali kusasula nsimbi.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga bw'atyo bw'ayogera Mukama nti, “Mwatundirwa bwereere; era mulinunulibwa awatali ffeeza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama agamba nti: “Mwatundibwa awatali asasudde ssente, era mulinunulibwa awatali ssente.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga bw'atyo bw'ayogera Mukama nti Mwatundirwa bwereere; era mulinunulibwa awatali ffeeza.