Isaiah 53:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ani yakkiriza kye twawulira, n'omukono gw'Omukama ani eyagwolekebwa?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ani akkiriza ebigambo byaffe, era ani abikkuliddwa omukono gwa Mukama?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ani akkiriza ebigambo byaffe? Era ani abikkuliddwa omukono gwa Mukama?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu baddamu nti: “Ani ayinza okukkiriza bye tuwulidde? Era ani ayinza okukkiriza nti ekyo Mukama ye yakikola?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ani akkiriza ebigambo byaffe: era ani abikkuliddwa omukono gwa Mukama?