Isaiah 54:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe walibaawo akulumba, tekiriva gye ndi; buli alikulumbagana, aligwa olw'okubeera ggwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuntu yenna bwakulumbanga kiriba tekivudde gye ndi. Buli anaakulumbanga anaawangulwanga ku lulwo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Laba, mpozzi balikuŋŋaana naye si nze ndibakuŋŋaanya; buli alikukuŋŋaanirako aligwa ku lulwo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abalikulumba, si Nze ndiba mbakkirizza. Buli alikulwanyisa, talirema kugwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, mpozzi balikuŋŋaana naye si nze ndibakuŋŋaanya: buli alikukuŋŋaanirako aligwa ku lulwo.