Isaiah 55:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Munoonye Omukama ng'akyasangika, mumukoowoole ng'akyali kumpi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Munoonye Mukama nga bw’akyayinzika okulabika, mumukaabirire nga bw’akyali okumpi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Munoonye Mukama nga bw'akyayinzika okulabika, mumukaabirire nga bw'akyali okumpi:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mudde eri Mukama, ng'akyasangika, mumwegayirire, nga bw'akyali okumpi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Munoonye Mukama nga bw'akyayinzika okulabika, mumukaabirire nga bw'akyali okumpi: