Isaiah 56:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga Omukama kino ky'agamba: “Abalaawo abakuuma Sabbaato yange ne balondawo ebinsanyusa, ne banywerera ku ndagaano yange,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga bw’atyo bw’ayogera Mukama nti, “Eri abalaawe abakwata ssabbiiti zange ne basalawo okugoberera ebyo ebinsanyusa, ne bakuuma endagaano yange,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga bw'atyo bw'ayogera Mukama nti, “ Eri abalaawe abakwata Ssabbiiti zange, ne beeroboza ebyo bye nsanyukira, ne banyweza endagaano yange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kubanga Mukama agamba nti: “Abalaawe abakuuma Sabbaato zange, abalondawo okukola bye nsiima, ne banywerera ku ndagaano yange,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga bw'atyo bw'ayogera Mukama w'abalaawe abakwata ssabbiiti zange, ne beeroboza ebyo bye nsanyukira, ne banyweza endagaano yange.