Isaiah 56:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mmwe mwenna ebisolo eby'ettale, mujje mukavvule, mmwe mwenna ebisolo by'omu kibira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama agamba amawanga amalala okujja ng’ensolo ez’omu nsiko, galye abantu be.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mmwe mwenna ensolo ez'omu nsiko, mujje okulya, mmwe mwenna ensolo ez'omu kibira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama agamba nti: “Mmwe mwenna ebisolo eby'omu ttale n'eby'omu kibira, mujje mulye!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mmwe mwenna ensolo ez'omu nsiko, mujje okulya, mmwe mwenna ensolo ez'omu kibira.