Isaiah 57:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ŋŋenda kwogera obutuukirivu bwo ne bye wakola, naye tebijja kukugasa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nnaayolesa obutuukirivu bwo ne by’okola, naye tebigenda kukugasa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ndibuulira obutuukirivu bwo, n'ebikolwa byo nabyo tebirikugasa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Muyinza okulowooza nga bye mukola bituufu era birungi, naye ndyerula empisa zammwe, era ebifaananyi ebyo bye mukoze, tebiribagasa mmwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ndibuulira obutuukirivu bwo, n'ebikolwa byo nabyo tebirikugasa.