Isaiah 57:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
mbateeke ettendo ku mimwa gyabwe. Ddembe, ddembe eri ab'okumpi n'ewala,” Omukama y'agamba, “era nzija kubawonya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mirembe, era mirembe, eri abo abali ewala n’eri abo abali okumpi, era ndibawonya,” bw’ayogera Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nze ntonda ebibala eby'emimwa: Emirembe, emirembe eri oyo ali ewala n'eri oyo ali okumpi, bw'ayogera Mukama; nange ndimuwonya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nze Mukama ŋŋamba nti Nze mpa bonna emirembe, abali okumpi n'abali ewala. Nja kuwonya abantu bange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nze ntonda ebibala eby'emimwa: Emirembe, emirembe eri oyo ali ewala n'eri oyo ali okumpi, bw'ayogera Mukama; nange ndimuwonya.