Isaiah 57:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mmwe abababirirwa amaddu wansi w'emivule, wansi wa buli muti oguggumizza; abaana bammwe mubatambiririra mu biwonvu, ne mu mpampagama z'enjazi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mwaka ne mwegombera wansi w’emiti na buli wansi wa buli muti oguyimiridde; mmwe abasaddaaka abaana bammwe mu biwonvu ne wansi w’enjatika z’enjazi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
mmwe abeereetera okwegomba mu mivule, wansi wa buli muti ogumera; abattira abaana mu biwonvu wansi w'enjatika z'enjazi?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mulina amaddu ag'okusinza ebifaananyi wansi wa buli muti, era muttira abaana bammwe mu biwonvu wansi w'enjatika z'enjazi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
mmwe abeereetera okwegomba mu mivule, wansi wa buli muti ogumera; abattira abaana mu biwonvu wansi w'enjatika z'enjazi?