Isaiah 58:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olwo olikoowoola, Omukama n'akwanukula; oliwanjaga n'akugamba nti: ‘Ndi wano.’ “Bw'oliggyawo ekikoligo mu ggwe, okusonga olunwe n'ebigambo ebibi,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olwo olikoowoola, Mukama n’akuddamu; olikaaba naye n’akuddamu nti, Ndi wano. “Bwe muliggyawo ekikoligo ekinyigiriza n’okusonga ennwe, n’okwogera n’ejjoogo;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'olyoka oyita Mukama n'ayitaba; olikaaba naye alyogera nti Nze nzuuno. Bw'onoggya wakati wo ekikoligo, okusonga ennwe, n'okwogera obubi;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olwo bwe munampitanga, Nze Mukama, nnaabayitabanga. Munankoowoolanga, ne mbaddamu nti: ‘Nzuuno!’ “Bwe mulikomya okunyigiriza bantu bannammwe, ne mumalawo okubanyooma n'okuboogerako ebibi,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'olyoka oyita Mukama n'ayitaba; olikaaba naye alyogera nti Nze nzuuno. Bw'onoggya wakati wo ekikoligo, okulaga olunwe, n'okwogera obubi;