Isaiah 59:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Laba, Omukono gw'Omukama teguyimpawadde nti teguununule; n'okutu kwe tekuggadde nti tekuuwulire.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mulabe, omukono gwa Mukama teguyimpawadde n’okuyinza ne gutayinza kulokola, era si muzibe wa matu nti tawulira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Laba, omukono gwa Mukama teguyimpawadde n'okuyinza ne gutayinza kulokola; so n'okutu kwe tekumuggadde n'okuyinza ne kutayinza kuwulira;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Muleme kulowooza nga Mukama ye munafu alemeddwa okubanunula, oba nti Mukama kiggala nga tayinza kubawulira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, omukono gwa Mukama teguyimpawadde n'okuyinza ne gutayinza kulokola; so n'okutu kwe tekumuggadde n'okuyinza ne kutayinza kuwulira: