Isaiah 59:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye ebyonoono byammwe bibaawukanyizza ne Katonda wammwe; ebibi byammwe bibakwesezza amaaso ge, kyava alema okubawulira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye obutali butuukirivu bwammwe bwe bubaawudde ku Katonda wammwe. Ebibi byammwe bye bimukwesezza amaaso ge, n’atawulira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
naye obutali butuukirivu bwammwe bwe bwawudde mmwe ne Katonda wammwe, n'ebibi byammwe bye bimukwesezza amaaso, n'atayagala kuwulira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye ebibi byammwe bye bibaawula ku Katonda wammwe, n'abeekweka, n'atayagala kubawulira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye obutali butuukirivu bwammwe bwe bwawudde mmwe ne Katonda wammwe, n'ebibi byammwe bye bimukwesezza amaaso, n’atayagala kuwulira.