Isaiah 6:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
okutuusa ng'Omukama abantu abatutte ewala, ng'ensi yonna eyabuliddwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
okutuusa nga Mukama Katonda agobedde wala buli muntu, era ng’ensi esigadde matongo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nze Mukama ndisengula abantu ne mbatwala ewala, ebifulukwa ne biba bingi mu nsi eyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nze Mukama ndisengula abantu ne mbatwala wala, ebifulukwa ne biba bingi mu nsi eyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era Mukama ng’ajjuludde abantu ng'abatutte wala, n’ebifulukwa nga bingi wakati mu nsi.