Isaiah 6:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne ŋŋamba nti: “Nzuuno. Tuma nze.” N'agamba nti: “Genda ogambe abantu abo nti: “ ‘Okuwulira muwulira, naye temutegeera; okulaba mulaba, naye temwetegereza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nayogera nti, “Genda obuulire abantu bano nti, “ ‘Okuwulira munaawuliranga naye temutegeerenga, n’okulaba munaalabanga naye temutegeerenga kye mulabye.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'aŋŋamba nti, “Genda obuulire abantu abo nti, ‘Okuwulira muwulira naye temutegeera; okulaba mulaba, naye temwetegereza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'aŋŋamba nti: “Genda ogambe abantu abo nti: ‘Weewaawo mujja kuwulira, naye temujja kutegeera. Weewaawo mujja kulaba, naye temujja kwetegereza.’ ”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ayogera nti Genda obuulire abantu bano nti Okuwulira muwulire naye temutegeera; n'ozulaba mulabe, naye temwetegereza.