Isaiah 60:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“B'ani abo abaseeyeeya ng'ekire, ng'amayiba agadda mu bisu byago?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Bano baani abaseyeeya nga ebire, ng’amayiba agadda mu bisu byago?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bano be baani ababuuka ng'ekire era ng'amayiba agadda mu bisu byago?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebyo biki ebiseeyeeya ng'ebire era ng'enjiibwa ezikomawo mu bisu byazo?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bano be baani ababuuka ng'ekire era nga bukaamukuukulu eri ebituli byabwo?