Isaiah 61:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ab'amawanga balijja ne babalundira amagana gammwe, abagwira be banaabalimiranga n'okulabirira emizabbibu gyammwe;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaamawanga balibalundira ebisibo byammwe, abagwira babakolere mu nnimiro zammwe ne mu nnimiro z’emizabbibu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era bannamawanga baliyimirira ne baliisa endiga zammwe, n'abagenyi be banaabalimiranga be banaabalongooserezanga emizabbibu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abagwira be banaaweerezanga mmwe abantu bange, be banaalundanga amagana gammwe. Be banaabalimiranga, era be banaalabiriranga emizabbibu gyammwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era bannaggwanga baliyimirira ne baliisa endiga zammwe, n'abagenyi be banaabalimiranga be banaabalongooserezanga emizabbibu.