Isaiah 62:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Balibayita Eggwanga Ettukuvu, Abanunule b'Omukama; ate ggwe oliyitibwa Anoonyezebwa, Ekibuga Ekitaabuliddwa.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era baliyitibwa Abantu Abatukuvu, Abanunule ba Mukama, ne Yerusaalemi kiyitibwe, Ekibuga Mukama ky’ayagala, Ekibuga Ekitakyali ttayo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era balibayita nti Bantu batukuvu, Banunule ba Mukama; naawe oliyitibwa nti Eyanoonyezebwa, Kibuga ekitalekebwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Muliyitibwa “Bantu batukuvu.” “Banunule ba Mukama”. Naawe Yerusaalemu oliyitibwa “Kibuga Katonda ky'ayagala,” “Kibuga Ekitaayabulirwa.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era balibayita nti Bantu batukuvu, Banunule ba Mukama: naawe oliyitibwa nti Eyanoonyezebwa, Kibuga ekitalekebwa.