Isaiah 62:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
naye temumuweeza okutuusa lw'anazzaawo Yeruzaalemu n'akifuula ettendo mu nsi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era temumuganya kuwummula okutuusa nga azimbye Yerusaalemi era ng’agifudde ettendo mu nsi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
so temumuganyanga kuwummula, okutuusa lw'alinyweza n'afuula Yerusaalemi okuba ettendo mu nsi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Temumuganyanga kuwummula okutuusa lw'alizza Yerusaalemu obuggya, n'akifuula eky'ettendo mu nsi yonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
so temumuganyanga kuwummula, okutuusa lw'alinyweza n’afuula Yerusaalemi okuba ettendo mu nsi.