Isaiah 63:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yagamba nti: “Mazima bano bantu bange, abaana abatalikuusa;” bw'atyo n'abeera Mulokozi waabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yagamba nti, “Ddala bantu bange, abaana aboobulenzi abatannimbelimbe,” era bw’atyo n’afuuka omulokozi waabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga yayogera nti Mazima be bantu bange, abaana abatalikuusakuusa, kale n'aba mulokozi waabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama yagamba nti: “Mazima bano be bantu bange, abatalifuuka bakuusa.” Kale n'aba Omulokozi waabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga yayogera nti Mazima be bantu bange, abaana abatalikuusakuusa: kale n'aba mulokozi waabwe.