Isaiah 64:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ng'omuliro bwe gukoleeza obutittiriri, ne guleetera amazzi okwesera, kka omanyise erinnya lyo eri abalabe bo n'amawanga ogakankanye mu maaso go.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale singa oyuzizza eggulu n’okka wansi, ensozi ne zikankana mu maaso go!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Singa oyuzizza eggulu n'okka wansi, ensozi ne zikankana mu maaso go,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ha! Singa nno oyasizza eggulu n'okka, ensozi zandikankanye mu maaso go,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Singa oyuzizza eggulu, singa osse ensozi ne zikulukuta olw'okujja kwo;