Isaiah 64:12 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nga bino byonna biguddewo, Mukama, era toofeeyo? Onoosirika busirisi n’otubonereza ekisukiridde?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Olizibiikiriza ebyo nga bimaze okubaawo, ayi Mukama? Olisirika n'otubonyaabonya nnyo nnyini?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, tolina ky'ofaayo ebyo byonna nga bimaze okubaawo? Onoosirika busirisi, n'otuleka tuboneebone nnyo nnyini?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Olizibiikiriza ebyo nga bimaze okubaawo, ai Mukama olisirika n'otubonyaabonya nnyo nnyini?