Isaiah 65:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaweereza bange bagenda kuyimba olw'essanyu mu mitima, naye mmwe mulisinda olw'obulumi mu mutima; mulikuba ebiwoobe olw'ennaku mu mwoyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaweereza bange bajja kuyimba olw’essanyu erinaaba mu mitima gyabwe, naye mmwe muli ba kukaaba olw’okulumwa okunaabeera mu mitima gyammwe era mukaabe olw’okulumwa emyoyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
laba, abaddu bange baliyimba omutima gwabwe nga gusanyuse, naye mmwe mulikaaba omutima gwammwe nga gunakuwadde ne muwowoggana omwoyo gwammwe nga gulumiddwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abo abakola bye njagala baliyimba olw'essanyu, naye mmwe mulikaaba olw'okunakuwala, ne muwowoggana olw'obulumi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
laba, abaddu bange baliyimba omutima gwabwe nga gusanyuse, naye mmwe mulikaaba omutima gwammwe nga gunakuwadde ne muwowoggana omwoyo gwammwe nga gulumiddwa.