Isaiah 65:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
abantu abannyiiza nga ndaba bwe nti: abaweereza ebitambiro mu nnimiro, abanyookeza obubaani ku myaliiro egy'amataffaali,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
abantu bulijjo abansomooza mu maaso gange gennyini nga bawaayo ebiweebwayo mu nnimiro ne bookera n’ebiweebwayo ku byoto eby’amatoffaali;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
abantu abansunguwaza mu maaso gange olutata, nga basalira ssaddaaka mu nsuku, era nga bootereza obubaane ku matoffaali;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bansunguwaza olutata nga baweerayo ebitambiro mu nnimiro, era nga bootereza obubaane ku matoffaali.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
abantu abansunguwaza mu maaso gange olutata, nga basalira ssaddaaka mu nsuku, era nga bootereza obubaane ku matoffaali;