Isaiah 65:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Laba, kyawandiikibwa mu kyenyi kyange nti: Sigenda kusirika, wabula ndibaddiza mu bujjuvu, nzija kubaddiza mu kikondoolo kyabwe:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Laba kiwandiikiddwa mu maaso gange. Sijja kusirika naye nzija kusasula mu bujjuvu, nzija kubasasula bibatuukireko ddala;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Laba, kiwandiikiddwa mu maaso gange; sirisirika, naye ndisasula, weewaawo, ndisasula mu kifuba kyabwe
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Laba, nakisalawo dda era ne kiwandiikibwa nga bwe ndibabonereza. Sigenda kubaleka, wabula ndibaweera nga bwe basaanira
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, kiwandiikiddwa mu maaso gange: sirisirika, naye ndisasula, weewaawo, ndisasula mu kifuba kyabwe