Isaiah 66:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
mulyoke muyonke mukkute ku mabeere ge agakubagiza, mulyoke munywe nga bwe musanyuka ku mabeere ge agagabizza.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga muliyonka munywe n’essanyu mukkutire ddala ku kitiibwa kye ekingi.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
mulyoke muyonke mukkute amabeere ge agasanyusa; mulyoke mukkutire ddala, ekitiibwa kye ekisukkirivu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
mulyoke muyonke mukkute amabeere ge agajjudde; mulyoke muwulire essanyu mu kitiibwa kye ekisukkirivu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
mulyoke muyonke mukkute amabeere ge agasanyusa; mulamule mumalemu musanyukire ekitiibwa kye ekisukkirivu.