Isaiah 66:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Nga tannaba na kulumwa, n'azaala; nga tannakwatibwa na bulumi bwa kuzaala, n'azaala omwana wa bulenzi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Ekibuga kyange ekitukuvu kiri ng’omukazi azaala nga tannatuusa kulumwa, obulumi nga tebunatuuka n’akubawo eddenzi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yali nga tannalumwa n'azaala; obubalagaze bwe bwali nga tebunnatuuka n'azaala omwana wa bulenzi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Ekibuga kyange Siyooni kiri ng'omukazi azaala nga tannaba kulumwa kuzaala. Ebisa biba tebinnamuluma, n'akubawo omwana ow'obulenzi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yali nga tannalumwa n'azaala; obubalagaze bwe bwali nga tebunnatuuka n'azaala omwana wa bulenzi.