Isaiah 7:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
kubanga Aramu, Efurayimu ne mutabani wa Remaliya bakwekobedde, nga bagamba nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga Obusuuli ne Efulayimu ne mutabani wa Lemaliya bateesezza okukuleetako obulabe nga boogera nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga Obusuuli ne Efulayimu ne mutabani wa Lemaliya bateesezza bubi ku ggwe, nga bagamba nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Siriya ne Yisirayeli ne kabaka waayo bakukoledde olukwe nga bagamba nti
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga Obusuuli buteesezza obubi ku ggwe, ne Efulayimu, n'omwana wa Lemaliya, nga boogera nti