Isaiah 7:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Tulumbe Yuda, tumutiise, tumwabuluzeemu, tumugabane; tuddire mutabani wa Tabeeli, tumufuule kabaka waayo.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
‘Ka twambuke tulumbe Yuda, tukiyuzeeyuze tukyegabanye, tufuule omwana wa Tabeeri okuba kabaka waakyo.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ka twambuke tulumbe Yuda, tukiyuzeeyuze tukyegabanye, tufuule mutabani wa Tabeeri okuba kabaka waakyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
mugende mulumbe Buyudaaya mugitiise, mugyewangulire, muteekewo mutabani wa Tabeeli abe kabaka waayo.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Twambuke tulumbe Yerusaalemi, tukiteganye, twewagulire omwo ekituli, tusseewo kabaka wakati mu kyo, omwana wa Tabeeri: