James 1:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'omugagga mu kutoowazibwa kwe, kubanga ajja kuyita ng'ekimuli ky'omuddo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’omugagga tasaana anyiige ng’ebintu bye bimukendezebbwaako, kubanga naye aliggwaawo ng’ekimuli eky’omuddo bwe kiggweerera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
era n'omugagga yeenyumirizenga olw'okutoowazibwa kwe, kubanga aliggwaawo ng'ekimuli ky'omuddo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'omugagga naye asaanidde asanyuke nga Katonda amutoowazizza, kubanga omugagga aliggwaawo ng'ekimuli ky'omuddo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era n'omugagga yeenyumirizenga olw'okukopawala kwe: kubanga aliggwaawo ng'ekimuli ky'omuddo.