James 1:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yaggya mu ye n'atuzaala n'ekigambo ky'amazima, tubeere ng'ebibala ebibereberye mu bitonde bye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yalondawo ku bubwe yekka okutuzaala, ng’ayita mu kigambo eky’amazima, tulyoke tubeere ng’abaana be ababereberye mu lulyo lwe oluggya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Olw'okuteesa kwe yatuzaala n'ekigambo eky'amazima, tulyoke tubeere ng'omwaka omubereberye ogw'ebitonde bye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yateesa ku bubwe, n'atuzaala n'ekigambo eky'amazima, tulyoke tubeere n'ekifo ekisooka mu bitonde bye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Olw'okuteesa kwe yatuzaala n'ekigambo eky'amazima, tulyoke tubeere ng'omwaka omubereberye ogw'ebitonde bye.