James 1:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baganda bange abaagalwa, kino mukimanye. Buli muntu asaana ayanguyire okuwulira, naye aleme kubeera mwangu kwogera na kusunguwala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekyo mukimanye abooluganda abaagalwa! Buli muntu abeerenga mwangu wa kuwulira, kyokka alemenga kubuguutana kwogera, era alemenga kwanguwa kunyiiga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mumanye kino, ab'oluganda abaagalwa, buli muntu abeerenga mwangu wa kuwulira, alwengawo okwogera, alwengawo okusunguwala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Baganda bange abaagalwa, mumanye kino nti buli muntu abeerenga mwangu okuwulira, kyokka alemenga kubuguutanira kwogera, era alemenga kusunguwala mangu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekyo mukimanyi, baganda bange abaagalwa. Naye buli muntu abeerenga mwangu wa kuwulira, alwengawo okwogera, alwengawo okusunguwala