James 1:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baganda bange, bwe mugwirwanga ebizibu ebitali bimu, mubeerenga basanyufu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Baganda bange, mulowoozenga byonna okuba essanyu, bwe mukemebwanga mu ngeri ezitali zimu
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mulowoozenga byonna okuba essanyu, ab'oluganda, bwe munaagwanga mu kukemebwa okutali kumu;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abooluganda, bwe mutuukibwangako ebizibu ebya buli ngeri, musanyukenga,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mulowoozenga byonna okuba essanyu, baganda bange, bwe munaagwanga mu kukemebwa okutali kumu;