James 1:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oba mu mmwe mulimu eyeetaaga amagezi, asabe Katonda, oyo awa bonna nga taganiriza oba okwekansulula, gajja kumuweebwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye obanga omuntu yenna ku mmwe aweebuka mu magezi, asabenga Katonda agabira bonna atakayuka, galimuweebwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye oba ng'omuntu yenna ku mmwe aweebuuka mu magezi, asabenga Katonda atamma awa bonna so takayuka; era galimuweebwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oba nga mu mmwe waliwo abuliddwa amagezi, asabe Katonda agabira bonna n'ekisa awatali kukodowala, galimuweebwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye oba ng'omuntu yenna ku mmwe aweebuuka mu magezi asabenga Katonda atamma awa bonna so takayuka; era galimuweebwa.