James 1:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omuntu ow'engeri eyo aleme kulowooza ng'anaabaako k'afuna ew'Omukama,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuntu ng’oyo bw’atasaba na kukkiriza tasuubira Mukama kumuwaayo kintu kyonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga omuntu oyo talowoozanga ng'aliweebwa ekintu kyonna okuva eri Mukama waffe;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omuntu ow'engeri eyo aleme kulowooza ng'aliko ky'alifuna okuva eri Mukama,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga omuntu oyo talowoozanga ng'aliweebwa ekintu kyonna eri Mukama waffe