James 1:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Owooluganda omutene asaana yeetendere mu kitiibwa ky'afuna,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Owooluganda atalina bintu bingi mu nsi muno asaana yeenyumirize, kubanga agulumizibbwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ow'oluganda omwavu yeenyumirizenga olw'obukulu bwe;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Owooluganda atali wa kitiibwa, asaanidde asanyuke nga Katonda amugulumizza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ow'oluganda omukopi yeenyumirizenga olw'obukulu bwe: