James 2:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baganda bange, nga bwe mukkiriza Mukama waffe Yezu Kristu, Mukama ow'Ekitiibwa, muleme kubaamu kusosola.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abooluganda, mmwe abakkiririza mu Mukama waffe Yesu Kristo, Mukama ow’ekitiibwa, temusosolanga mu bantu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ab'oluganda, temubanga na kukkiriza kwa Mukama waffe Yesu Kristo ow'ekitiibwa, ate ne muba n'okusosolanga mu bantu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Baganda bange, mmwe abakkiriza Mukama waffe Yesu Kristo oweekitiibwa, temusosolanga mu bantu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Baganda bange, temubanga na kukkiriza kwa Mukama waffe Yesu Kristo ate ne muba n'okusosolanga mu bantu.