James 2:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti eyagamba nti: “Toyendanga,” era ye yagamba nti: “Tottanga.” Bw'oba toyenda, naye n'otta, Etteeka oba olimenye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga Katonda eyagamba nti, “Toyendanga,” era y’omu eyagamba nti, “Tottanga.” Noolwekyo singa toyenda, naye n’otta oba mumenyi wa mateeka gonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga oyo eyayogera nti, “Toyendanga,” ate yayogera nti, “Tottanga.” Kale bw'otoyenda naye n'otta, ng'ofuuse mwonoonyi w'amateeka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga eyagamba nti: “Toyendanga”, era ye yagamba nti: “Tottanga muntu”. Kale bw'otoyenda, naye n'otta omuntu, oba mumenyi wa mateeka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga oyo eyayogera nti Toyendanga, ate yayogera nti Tottanga. Kale bw'otoyenda naye n'otta, ng'ofuuse mwonoonyi w'amateeka.