James 2:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baganda bange, oli okugamba nti alina okukkiriza, sso nga talina bikolwa, kigasa ki? Okukkiriza kwe kuyinza okumulokola?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abooluganda, kibagasa ki okugamba nti mulina okukkiriza kyokka ng’okukkiriza kwammwe temukwoleka mu bikolwa? Mulowooza ng’okukkiriza ng’okwo kugenda kubalokola?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kigasa kitya, ab'oluganda, omuntu bw'ayogera ng'alina okukkiriza, naye n'ataba na bikolwa? Okukkiriza okwo kuyinza okumulokola?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Baganda bange, kigasa ki omuntu bw'agamba nti alina okukkiriza, sso nga talina bikolwa birungi? Okukkiriza okwo kuyinza okumulokola?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kigasa kitya, baganda bange, omuntu bw'ayogera ng'alina okukkiriza, naye n'ataba na bikolwa? Okukkiriza okwo kuyinza okumulokola?