James 2:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olabye nno, okukkiriza kwagenderanga wamu n'ebikolwa. Ebikolwa bye byafuulanga okukkiriza okutuukiridde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mulaba nga Ibulayimu bwe yalina okukkiriza, era okukkiriza kwe ne kutuukirizibwa olw’ebikolwa bye,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Olaba ng'okukkiriza kwakolera wamu n'ebikolwa bye, era okukkiriza kwe kwatuukirizibwa olw'ebikolwa bye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olaba nti okukkiriza kwe, kwagendera wamu n'ebikolwa bye, okukkiriza ne kutuukirira olw'ebikolwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Olaba ng'okukkiriza kwakolera wamu n'ebikolwa bye, era okukkiriza kwe kwatuukirizibwa olw’ebikolwa bye: