James 2:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
olwo temusosolaganye, temufuuse balamuzi ab'endowooza embi?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
kale muba temwesosoddeemu mwekka na mwekka nga mukyamizibwa ebirowoozo byammwe ebibi?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
nga temwawukanye mu mmwe mwekka, ne mufuuka abalamuzi ab'ebirowoozo ebibi?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
muba temwefudde balamuzi abalina endowooza embi?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
nga temwawukanye mu mmwe mwekka, ne mufuuka abasazi b'ensonga ab'ebirowoozo ebibi?