James 2:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye bwe musosola mu bantu, muba mukoze kibi; Etteeka ligubasalira nti mulimenye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye bwe musosola mu bantu muba mukoze kibi, n’etteeka libasingisa omusango ng’aboonoonyi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye bwe munaasosolanga mu bantu, nga mukoze kibi, ne musingibwa amateeka ng'aboonoonyi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye bwe musosola mu bantu, muba mukoze bubi, era etteeka libasingisa omusango ogw'abamenyi b'amateeka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye bwe munaasosolanga mu bantu, nga mukoze kibi, ne musingibwa amateeka ng’abonoonyi