James 3:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu kamwa ke kamu mwe muva okutendereza n'okuvumirira. Baganda bange, kino si bwe kyandibadde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu kamwa ke kamu ne muvaamu okutendereza n’okukolima. Abooluganda, kino si bwe kyandibadde bwe kityo!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu kamwa ke kamu mwe muva okutendereza n'okukolima. Ab'oluganda, ebyo tekibigwanira kubeera bwe bityo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu kamwa ke kamu, mwe muva okutendereza era n'okukolima. Baganda bange, ekyo tekigwanira kuba bwe kityo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
mu kamwa akamu mwe muva okutendereza n'okukolima. Baganda bange, ebyo tekibigwanira kubeera bwe bityo.