James 3:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Buli kika kya nsolo n'eky'ennyonyi, eky'ebyewalula n'eky'ebitonde mu nnyanja omuntu asobola okukifuga, era kifugwa muntu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abantu, ebisolo ebya buli ngeri n’ennyonyi, n’ebyekulula, era n’eby’omu nnyanja basobola okubiyigiriza ne babifuga,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga buli ngeri ey'ensolo n'ennyonyi n'ebyewalula n'ebyennyanja bifugika era byafugibwa dda abantu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebika by'ensolo n'eby'ennyonyi, n'eby'ebyewalula, n'eby'ebiramu eby'omu nnyanja, bifugika, era byafugibwa dda abantu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga buli ngeri ey'ensolo n'ennyonyi n'ebyewalula n'ebyennyanja bifugika era byafugibwa abantu: