James 4:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Musaba, naye ne mutafuna, kubanga musaba bubi, nga mugenderera kubimalira ku maddu gammwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era ne bwe mubisaba, temubifuna kubanga ekigendererwa kyammwe kikyamu; mugenderera kubikozesa ku masanyu gokka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Musaba ne mutaweebwa, kubanga musaba bubi, mulyoke mubikozese okwegomba kwammwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe musaba temufuna kubanga musaba na mutima mubi: musaba bya kwesanyusa bwesanyusa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Musaba ne mutaweebwa, kubanga musaba bubi; mulyoke mubikoze okwegomba kwammwe.