James 5:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Essaala ey'okukkiriza erirokola omulwadde n'Omukama n'amuzza engulu; bw'aliba akoze ebibi, birimusonyiyibwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era okusaba kwabwe nga kuweereddwayo n’okukkiriza, kugenda kumuwonya, kubanga Mukama awonya. Singa obulwadde bwe bwava ku kibi kye yakola, Mukama agenda kumusonyiwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'okusaba kw'okukkiriza kulirokola omulwadde, ne Mukama waffe alimuyimusa; era oba nga yakola ebibi birimuggibwako.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Okusaba okwo okujjudde okukkiriza, kuliwonya omulwadde oyo, Mukama n'amussuusa; era oba nga yakola ebibi, birimusonyiyibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'okusaba kw'okukkiriza kulirokola omulwadde, ne Mukama waffe alimuyimusa: era oba nga yakola ebibi birimuggibwako.