James 5:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ate n'addamu ne yeegayirira, eggulu ne litonnyesa enkuba, n'ettaka ne lireeta ekibala kyalyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ate n’asaba enkuba n’etonnya, omuddo n’ebisimbe byonna ne biddamu okumera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'asaba nate; eggulu ne litonnyesa enkuba, ensi n'emeza ebibala byayo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'asaba nate, eggulu ne litonnyesa enkuba, ettaka ne lyeza ebibala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'asaba nate; eggulu ne litonnyesa enkuba, ensi n'emeza ebibala byayo.