James 5:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baganda bange, singa omu mu mmwe awaba n'aleka okukkiriza, wamala wabaawo amukomyawo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abooluganda, singa omu ku mmwe akyama n’ava ku mazima, ne wabaawo amukomyawo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ab'oluganda, omuntu yenna mu mmwe bw'akyamanga okuva mu mazima, omuntu n'amala amukyusa,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Baganda bange, omu ku mmwe bw'awabanga n'ava ku mazima, omulala n'amukomyawo,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Baganda bange, omuntu yenna mu mmwe bw'akyamanga okuva mu mazima, omuntu n'amala amukyusa,