James 5:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
oyo ategeere nti buli akomyawo omwonoonyi okuva mu ngeri ze enkyamu, aba alokodde omwoyo gwe mu kufa, era aba abisse ku nnamunkukumbo w'ebibi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
omuntu oyo akomyawo munne eri Katonda, aba awonyezza omwoyo gwa munne okufa era ng’amuleetedde n’okusonyiyibwa ebibi byonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ategeerenga ng'akyusa omwonoonyi okuva mu kkubo ekyamu, alirokola obulamu bwe mu kufa, era alibikka ku bibi bingi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
amanye nti oyo akomyawo omwonoonyi n'amuggya gy'awabidde, aliwonya omwoyo gwe okufa, era alisonyiyisa ebibi bingi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ategeerenga ng'akyusa alina ebibi mu bukyamu obw'ekkubo lye alirokola obulamu mu kufa, era alibikka ku bibi bingi.