James 5:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nammwe nno mugumiikirize, mugumye emitima gyammwe, anti amajja g'Omukama gasembedde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mugumiikirize, era mugume omwoyo, kubanga amadda ga Mukama waffe gali kumpi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era nammwe mugumiikirizenga; munywezenga emitima gyammwe, kubanga okujja kwa Mukama waffe kuli kumpi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nammwe mugumiikirizenga, mugume emitima, kubanga Mukama ali kumpi okujja.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era nammwe mugumiikirizenga; munywezenga emitima gyammwe: kubanga okujja kwa Mukama waffe kuli kumpi.